Ekiwandiiko n’akatambi ka TikTok ekagamba nti Kabaka wa Buganda Ronald Mutebi afudde ka BULIMBA.
waliwo omuntu omu kumukutu gwa tiktok agamba mu katambi ka sikonda 15 mu Luganda nti Mutebi yafudde oluvannyuma lw’okulwala omutima. Obubaka buno ono eyongerako nti abakungubazi omuli ne Nnabagereka wa Buganda baali batandise dda okukungana.

Factjaja yatunuulidde ekiwandiiko kino ku TikTok ng’alangirira nti Ronald Mutebi Kabaka wa Buganda afudde n’akizuula nti BULIMBA.
Nga ennaku zomwezi 1/07/2024, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi yalabika eri obuganda n’abantu ba Uganda nga ayita Munkola ya Zoom nayogerako eri abantu era nategeeza nti agenda aterera ara nga anatera okudda alamule obuganda.
Laba wano akanti: https://bit.ly/4ctvBDt

Wano Kabaka nga ayogera eri Obuganda.